Jeremiah 49:22

22 aLaba, alibuuka mu bire ng’empungu n’atumbiira,
n’alyoka akka ng’ayanjululiza ebiwaawaatiro bye ku Bozula.
Ku lunaku olwo emitima gy’abalwanyi ba Edomu
giribeewanika ng’ogw’omukazi alumwa okuzaala.
Copyright information for LugEEEE